Agusitot 20-26
LUKKA 21-22
Oluyimba 27 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Okununulibwa Kwammwe Kunaatera Okutuuka”: (Ddak. 10)
Luk 21:25—Wajja kubaawo ebintu eby’entiisa mu kibonyoobonyo ekinene (kr-E lup. 226 ¶9)
Luk 21:26—Abagaana obufuzi bwa Yakuwa bajja kuzirika olw’okutya
Luk 21:27, 28—Abantu abeesigwa bajja kuwonawo (w16.01 10 ¶17; w15 7/15 lup. 17 ¶13)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Luk 21:33—Yesu yali ategeeza ki bwe yayogera ebigambo ebiri mu lunyiriri luno? (“Eggulu n’ensi biriggwaawo,” “ebigambo byange tebiriggwaawo” awannyonnyolerwa ebiri mu Luk 21:33, nwtsty)
Luk 22:28-30—Yesu yakola ndagaano ki, yagikola ne baani, era etuukiriza ki? (w14 10/15 lup. 16-17 ¶15-16)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Luk 22:35-53
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe.
Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Laga eky’okukola ng’omuntu omusanze alina by’akola.
Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 15)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 34
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 41 n’Okusaba