Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | LUKKA 17-18

Kirage nti Osiima

Kirage nti Osiima

17:11-18

Kiki kye tuyigira ku bagenge Yesu be yawonya?

  • Tetusaanidde kukoma ku kuwulira buwulizi nti tusiimye kye batukoledde, naye era tusaanidde n’okukiraga mu bikolwa

  • Okusiima abalala mu bwesimbu, kiraga nti tulina okwagala era nti tulina empisa ennungi

  • Abo abaagala okusanyusa Kristo balina okwagala abantu bonna, ka babe ba ggwanga ki oba ba ddiini ki