Yagala Obutuukirivu era Kyawa Obujeemu
Yesu ayagala nnyo obutuukirivu era akyayira ddala ekintu kyonna ekiyinza okuleeta ekivume ku linnya lya Kitaawe.
Tuyinza tutya okukiraga nti twagala obutuukirivu nga Yesu . . .
-
bwe twolekagana n’embeera yonna eyinza okutuleetera okwenyigira mu bikolwa eby’obugwenyufu?
-
omu ku b’omu maka gaffe bw’agobebwa mu kibiina?