Agusito 26–Ssebutemba 1
ABEBBULANIYA 4-6
Oluyimba 5 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Fuba Nnyo Okuyingira mu Kiwummulo kya Katonda”: (Ddak. 10)
Beb 4:1, 4—Manya olunaku lwa Katonda olw’okuwummuliramu (w11 7/15 lup. 24-25 ¶3-5)
Beb 4:6—Gondera Yakuwa (w11 7/15 lup. 25 ¶6)
Beb 4:9-11—Weewale omwoyo gwa kyetwala (w11 7/15 lup. 28 ¶16-17)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Beb 4:12—“Ekigambo kya Katonda” ekyogerwako mu lunyiriri luno kye ki? (w16.09 lup. 13)
Beb 6:17, 18—‘Ebintu ebibiri ebitakyuka’ ebyogerwako mu nnyiriri zino bye biruwa? (it-1-E lup. 1139 ¶2)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Beb 5:1-14 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 6)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5 oba obutawera) lvs lup. 228-229 ¶7-8 (th essomo 12)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Emirimu Emirungi Egitayinza Kwerabirwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Ebisaanyizo by’Olina Okutuukiriza Okusobola Okuweereza ku Beseri.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 81
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 12 n’Okusaba