Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ABEBBULANIYA 4-6

Fuba Nnyo Okuyingira mu Kiwummulo kya Katonda

Fuba Nnyo Okuyingira mu Kiwummulo kya Katonda

4:11

Tusobola okuyingira mu kiwummulo kya Yakuwa singa tumugondera era ne tukolera wamu n’ekibiina kye. Tusaanidde okwebuuza nti: ‘Nneeyisa ntya nga mpabuddwa? Bwe wabaawo enkyukakyuka mu ngeri gye tutegeeramu Ebyawandiikibwa, nzitwala ntya?’

Mbeera ki ezinneetaagisa okuba omuwulize?