Agusito 5-11
2 TIMOSEEWO 1-4
Oluyimba 150 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Katonda Teyatuwa Mwoyo gwa Butiitiizi”: (Ddak. 10)
[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya 2 Timoseewo.]
2Ti 1:7—Beera ‘n’endowooza ennuŋŋamu’ ng’oyolekagana n’ebizibu (w09 5/15 lup. 15 ¶9)
2Ti 1:8—Tokwatibwa nsonyi kubuulira mawulire malungi (w03 3/1 lup. 22 ¶7)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
2Ti 2:3, 4—Tuyinza tutya okwewala okwenyigira ennyo mu “by’obusuubuzi”? (w17.07 lup. 10 ¶13)
2Ti 2:23—Emu ku ngeri gye tuyinza okwewalamu “empaka ez’ekisiru era ezitalina makulu” y’eruwa? (w14 7/15 lup. 14 ¶10)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) 2Ti 1:1-18 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Nyiikirira Okusoma n’Okuyigiriza: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Ebyokulabirako Ebiyigiriza, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku ssomo 8 erya brocuwa Okuyigiriza.
Okwogera: (Ddak. 5 oba obutawera) w14 7/15 lup. 13 ¶3-7—Omutwe: Abantu ba Yakuwa Balekayo Batya Obutali Butuukirivu? (th essomo 7)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Abaagala Yakuwa b’Oba Ofuula Mikwano Gyo”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Yiga Okwewala Emikwano Emibi.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 78
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 126 n’Okusaba