Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | YOBU 28-32

Yobu Yassaawo Ekyokulabirako Ekirungi mu Kukuuma Obugolokofu

Yobu Yassaawo Ekyokulabirako Ekirungi mu Kukuuma Obugolokofu

Yobu yali mumalirivu okukuuma emitindo gya Yakuwa egy’empisa

31:1

  • Yakola endagaano n’amaaso ge obuteegwanyiza mukazi mulala yenna

Yobu yayisanga bulungi abalala

31:13-15

  • Yali muwombeefu, mwenkanya, era wa kisa. Yali afaayo ku bantu bonna ka babe nga baali mu mbeera ki

Yobu yali mugabi, era nga teyeefaako yekka

31:16-19

  • Yayambanga abo abaabanga mu bwetaavu