Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Apuli 25–Maayi 1

YOBU 33-37

Apuli 25–Maayi 1
  • Oluyimba 50 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Mukwano Gwo Owa Nnamaddala Akuwabula”: (Ddak. 10)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yobu 33:24, 25—“Ekinunulo” Eriku kye yayogerako kiyinza kuba nga kyali kiki? (w11 7/1 11 ¶3-5)

    • Yobu 34:36—Yobu yali wa kugezesebwa kutuuka ku kigero ki, era ekyo kituyigiriza ki? (w94-E 11/15 17 ¶10)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: Yobu 33:1-25 (Ddak. 4 oba obutawera)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: Gaba akapapula akayita abantu ku lukuŋŋaana olunene olwa 2016. (Ddak. 2 oba obutawera)

  • Ng’Ozzeeyo: fg essomo 12 ¶4-5—Omubuulizi azzeeyo eri omuntu eyakkiriza akapapula akayita abantu ku lukuŋŋaana olunene. Alekawo kye banaayogerako ng’azzeeyo. (Ddak. 4 oba obutawera)

  • Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: jl essomo 11—Kubiriza omuyizi okubaawo ku lukuŋŋaana olunene. (Ddak. 6 oba obutawera)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 124

  • Okujjukizibwa Okukwata ku Lukuŋŋaana Olunene”: (Ddak. 8) Kwogera. Musseeko vidiyo, Okujjukizibwa Okukwata ku Lukuŋŋaana Olunene. (Genda ku jw.org/lg, EBITABO > VIDIYO). Kubiriza bonna okukola enteekateeka ezinaabasobozesa okubaawo ku lukuŋŋaana olunene. Babuulire enteekateeka y’ekibiina kyammwe ey’okugaba obupapula obuyita abantu.

  • Ebyetaago by’ekibiina: (Ddak. 7)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: ia sul. 14 ¶1-13 (Ddak. 30)

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 21 n’Okusaba