Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Apuli 10-16

YEREMIYA 22-24

Apuli 10-16
  • Oluyimba 52 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Olina ‘Omutima Ogumanyi’ Yakuwa?”: (Ddak. 10)

    • Yer 24:1-3—Yakuwa yageraageranya abantu ku mitiini (w13 3/15 8 ¶2)

    • Yer 24:4-7—Emitiini emirungi gyali gikiikirira abo abaalina emitima emiwulize (w13 3/15 8 ¶4)

    • Yer 24:8-10—Emitiini emibi gyali gikiikirira abo abaalina emitima emikakanyavu (w13 3/15 8 ¶3)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yer 22:30—Lwaki ekiragiro kino Yesu tekyamuggyaako buyinza kutuula ku ntebe ya Dawudi ey’Obwakabaka? (w07 4/1 10 ¶9)

    • Yer 23:33—“Omugugu gwa Yakuwa” kye ki? (w07 4/1 11 ¶1)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yer 23:25-36

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) g17.2 omutwe oguli kungulu—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) g17.2 omutwe oguli kungulu—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv 5 ¶1-2—Laga engeri y’okutuuka ku mutima gw’omuyizi.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO