Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | YEREMIYA 22-24

Olina ‘Omutima Ogumanyi’ Yakuwa?

Olina ‘Omutima Ogumanyi’ Yakuwa?

Yakuwa yageraageranya abantu ku mitiini

24:5

  • Abayudaaya abeesigwa abaali mu buwaŋŋanguse e Babulooni baali ng’emitiini emirungi

24:8

  • Kabaka Zeddeekiya n’abantu abalala abaakola ebintu ebibi baali ng’emitiini emibi

Tuyinza tutya okufuna ‘omutima ogumanyi’ Yakuwa?

24:7

  • Yakuwa ajja kutuwa ‘omutima ogumumanyi’ singa tusoma Ekigambo kye era ne tukikolerako

  • Tusaanidde okwekebera tuggye mu mitima gyaffe ekintu kyonna ekisobola okwonoona enkolagana yaffe ne Yakuwa

Weebuuze: Nnina ‘omutima ogumanyi’ Yakuwa? Nnyinza ntya okufuna omutima ogumanyi Yakuwa?