Apuli 3-9
YEREMIYA 17-21
Oluyimba 69 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Kkiriza Yakuwa Akubumbe”: (Ddak. 10)
Yer 18:1-4
—Omubumbi aba n’obuyinza ku bbumba (w99 4/1 22 ¶3) Yer 18:5-10
—Yakuwa alina obuyinza ku bantu (it-2-E 776 ¶4) Yer 18:11
—Tusaanidde okukkiriza Yakuwa atubumbe (w99-E 4/1 22 ¶4-5)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yer 21:3-14
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo eziraga ennyanjula ze tuyinza okukozesa, era oluvannyuma lwa buli vidiyo, mukubaganye ebirowoozo. Kubiriza ababuulizi okuddayo eri abantu be baalekera tulakiti Obwakabaka bwa Katonda Kye Ki?
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Oluyimba 118
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5) Oba oyinza okwogera ku by’okuyiga ebiri mu katabo Yearbook. (yb16-E 22)
“Baanirize n’Essanyu”: (Ddak. 10) Sooka oyogere ku kitundu kino okumala eddakiika ssatu. Ng’ofundikira, mulabe vidiyo erina omutwe, Steve Gerdes: Tetulyerabira Engeri gye Baatwanirizaamu.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 9 ¶22-26, akas. ku lup. 109, n’ebyongerezeddwako ku lup. 218-219
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 115 n’Okusaba