Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | YEREMIYA 17-21

Kkiriza Yakuwa Akubumbe

Kkiriza Yakuwa Akubumbe

Tusaanidde okukkiriza Yakuwa atubumbe

18:1-11

  • Yakuwa atuwabula era atukangavvula tusobole okukulaakulanya engeri ennungi

  • Tulina okuba ebbumba eggonvu

  • Yakuwa tatukaka kukola by’ayagala

Omubumbi ayinza okukyusa ekirowoozo ebbumba n’alikolamu ekintu ekirala

  • Olw’okuba Yakuwa yatuwa eddembe ly’okwesaliwo, tuyinza okusalawo okukkiriza atubumbe oba okugaana

  • Yakuwa akyusa engeri gy’akolaganamu n’abantu okusinziira ku ngeri gye baba batuttemu obulagirizi bwe

Njagala Yakuwa ammumbe mu ngeri ki?