Yesu Asobola Okuzuukiza Abantu Baffe Abaafa
-
Bwe tunakuwala ennyo nga tufiiriddwa, tekitegeeza nti tetukkiririza mu kuzuukira (Lub 23:2)
-
Bwe tufumiitiriza ku kuzuukira okwogerwako mu Bayibuli, okukkiriza kwe tulina mu kuzuukira kweyongera okunywera
Ani gwe weesunga okwaniriza ng’azuukidde?
Owulira otya bw’olowooza ku ky’okuddamu okulaba abantu bo abaafa?