Apuli 9-15
MATAYO 27-28
Oluyimba 69 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Mugende Mufuule Abantu Abayigirizwa—Lwaki, Tubasange Wa, era Tukikole Tutya?”: (Ddak. 10)
Mat 28:18—Yesu yaweebwa obuyinza (w04 7/1 lup. 19 ¶4)
Mat 28:19—Yesu yatulagira okubuulira n’okuyigiriza abantu ab’omu mawanga gonna (“mufuule abantu . . . abayigirizwa,“ “abantu b’omu mawanga gonna“ awannyonnyolerwa ebiri mu Mat 28:19, nwtsty)
Mat 28:20—Tulina okuyamba abantu okumanya ebyo byonna Yesu bye yayigiriza n’okubikolerako (“nga mubayigiriza“ awannyonnyolerwa ebiri mu Mat 28:20, nwtsty)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Mat 27:51—Olutimbe okuyulikamu wakati kyali kitegeeza ki? (“olutimbe,“ “yeekaalu“ awannyonnyolerwa ebiri mu Mat 27:51, nwtsty)
Mat 28:7—Malayika wa Yakuwa yawa atya ekitiibwa abakazi abaagenda ku ntaana ya Yesu? (“mutegeeze abayigirizwa be nti yazuukiziddwa“ awannyonnyolerwa ebiri mu Mat 28:7, nwtsty)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mat 27:38-54
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebyo ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.
Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okwogera: (Ddak. 6 oba obutawera) g17.2 lup. 14—Omutwe: Ddala Yesu Yafiira ku Musaalaba?
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Okubuulira n’Okuyigiriza Bikulu Nnyo mu Kufuula Abantu Abayigirizwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Mweyongere Okubuulira “Awatali Kuddirira”—Embagirawo ne Nnyumba ku Nnyumba n’eyo erina omutwe, Mweyongere Okubuulira “Awatali Kuddirira”—Mu Bifo Ebya Lukale n’Okufuula Abantu Abayigirizwa.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 16
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 73 n’Okusaba