Apuli 22-28
1 ABAKKOLINSO 14-16
Oluyimba 22 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Katonda Ajja Kubeera ‘Byonna eri Buli Omu’”: (Ddak. 10)
1Ko 15:24, 25—Obwakabaka bwa Masiya bujja kuzikiriza abalabe ba Katonda bonna (w98-E 7/1 lup. 21 ¶10)
1Ko 15:26—Okufa kujja kuggibwawo (kr-E lup. 237 ¶21)
1Ko 15:27, 28—Kristo ajja kuwaayo Obwakabaka eri Yakuwa (w12 9/15 lup. 12 ¶17)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
1Ko 14:34, 35—Omutume Pawulo yagaana abakazi okwogera? (w12-E 9/1 lup. 9, akasanduuko)
1Ko 15:53—Obutafa n’obutavunda bitegeeza ki? (it-1-E lup. 1197-1198)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) 1Ko 14:20-40 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga Okudiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okudiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 3)
Okudiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Yogera ku biri mu vidiyo Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli? (naye togimulaga). (th essomo 9)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 15)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 63
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 103 n’Okusaba