Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | 1 ABAKKOLINSO 14-16

Katonda Ajja Kubeera “Byonna eri Buli Omu”

Katonda Ajja Kubeera “Byonna eri Buli Omu”

15:24-28

Abo abasigala nga beesigwa eri Yakuwa bajja kuba mu bulamu obusingayo okuba obulungi mu biseera eby’omu maaso. Bwe tubuulira abalala essuubi lye tulina, lyeyongera okuba ekkakafu gye tuli. Omutume Pawulo yakubiriza Bakristaayo banne okulowooza ku kiseera nga Yesu amalirizza Obufuzi bwe obw’emyaka olukumi, era nga Yakuwa afuuse “byonna eri buli omu.”

Mikisa ki gy’osinga okwesunga, era lwaki?

Biki ebikukakasa nti ebisuubizo bya Katonda bijja kutuukirira?