Apuli 29–Maayi 5
2 ABAKKOLINSO 1-3
Oluyimba 44 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yakuwa Ye ‘Katonda ow’Okubudaabuda Kwonna’”: (Ddak. 10)
[Mulabe vidiyo Ennyanjula y’Ekitabo kya 2 Abakkolinso.]
2Ko 1:3—Yakuwa ye “Kitaffe ow’okusaasira” (w17.07 lup. 13 ¶4)
2Ko 1:4—Tubudaabuda abalala nga tuyitira mu kubudaabuda kwe tufuna okuva eri Yakuwa (w17.07 lup. 15 ¶14)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
2Ko 1:22—‘Akabonero n’obukakafu’ Abakristaayo abaafukibwako amafuta bye bafuna okuva eri Katonda bye biki? (w16.04 lup. 32)
2Ko 2:14-16—Omutume Pawulo ayinza kuba nga yali ategeeza ki bwe yayogera ku “kibinja ky’abawanguzi abayisa ekivvulu”? (w10-E 8/1 lup. 23)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) 2Ko 3:1-18 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 6)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5 oba obutawera) bhs lup. 52-53 ¶3-4 (th essomo 8)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Luubirira Obuyigirize Obuva eri Katonda”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Emikisa Egiva mu Kutendekebwa Yakuwa.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 64
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 130 n’Okusaba