Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OLUBEREBERYE 31

Yakobo ne Labbaani Bakola Endagaano ey’Emirembe

Yakobo ne Labbaani Bakola Endagaano ey’Emirembe

31:44-53

Lwaki Yakobo ne Labbaani baakola entuumu y’amayinja?

  • Yali ya kuba kabonero eri abantu bonna abandigirabye akalaga nti baali bakoze endagaano ey’emirembe

  • Yabajjukizanga nti Yakuwa yali alaba obanga bakuuma endagaano ey’emirembe gye baali bakoze

Leero, Yakuwa asuubira abantu be okuba mu mirembe. Ebintu bino ebisatu binaatuyamba bitya okukuuma emirembe oba okugizzaawo?