Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Apuli 20-26

OLUBEREBERYE 32-33

Apuli 20-26

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Okola Kyonna Ekisoboka Okufuna Omukisa?”: (Ddak. 10)

    • Lub 32:24​—Yakobo yameggana ne malayika (w03-E 8/15 lup. 25 ¶3)

    • Lub 32:25, 26​—Yakobo teyalekera awo kumeggana ne malayika okutuusa lwe yafuna omukisa (it-2-E lup. 190)

    • Lub 32:27, 28​—Yakobo yaweebwa omukisa olw’okufuba kwe (it-1-E lup. 1228)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Lub 32:11, 13-15​—Kiki kye tuyigira ku ngeri Yakobo gye yafubamu okuzzaawo emirembe? (w10 6/15 lup. 22 ¶10-11)

    • Lub 33:20​—Lwaki ekyoto Yakobo yakituuma “Katonda, Katonda wa Isirayiri”? (it-1-E lup. 980)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Lub 32:1-21 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma buuza abawuliriza ebibuuzo bino: Alice akiraze atya nti by’abadde ayogera bituufu era byesigika? Alice ne Morgan bakoledde batya awamu?

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 12)

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Beera ng’amulaga vidiyo, Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli?.oluvannyuma mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 16)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO