Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OLUBEREBERYE 34-35

Ebizibu Ebiva mu Kuba n’Emikwano Emibi

Ebizibu Ebiva mu Kuba n’Emikwano Emibi

34:1, 2, 7, 25

Wadde nga baliraanwa baffe, bakozi bannaffe, oba abo be tusoma nabo bayinza okuba n’engeri ennungi, tekitegeeza nti mikwano mirungi. Kiki ekiyinza okutuyamba okumanya obanga omuntu gwe tukolagana naye mukwano mulungi oba mubi?

  • Enkolagana yange naye enennyamba okweyongera okuba n’enkolagana ennungi ne Yakuwa?

  • Bye boogerako biraga ki ekisinga obukulu mu bulamu bwabwe?​—Mat 12:34

WEEBUUZE, ‘Mikwano gyange gikutte gitya ku nkolagana yange ne Yakuwa?’