Ddesemba 12-18
ISAAYA 6-10
Oluyimba 116 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Masiya Yatuukiriza Obunnabbi”: (Ddak. 10)
Is 9:1, 2
—Obuweereza bwe mu Ggaliraaya bwalagulwa (w11 8/15 10 ¶13; ip-1-E 124-126 ¶13-17) Is 9:6
—Yandibadde n’obuvunaanyizibwa obutali bumu (w14 2/15 12 ¶18; w07-E 5/15 6) Is 9:7
—Mu kiseerea ky’obufuzi bwe wajja kubaawo emirembe n’obwenkanya ebya nnamaddala (ip-1-E 132 ¶28-29)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Is 7:1-17
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) g16.6 omutwe oguli kungulu
Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) g16.6 omutwe oguli kungulu
Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv 34 ¶18
—Laga engeri gye tuyinza okutuuka ku mutima gw’omuyizi.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Oluyimba 10
“Nzuuno! Ntuma!” (Is 6:8): (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Okugenda Okuweereza Awali Obwetaavu Obusingako.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 5 ¶1-6, akas. ku lup. 52, 55
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 150 n’Okusaba
Mujjukizibwa: okuwuliriza oluyimba olwo omulundi gumu oluvannyuma muluyimbire wamu.