Ddesemba 19-25
ISAAYA 11-16
Oluyimba 143 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Ensi Erijjula Okumanya Yakuwa”: (Ddak. 10)
Is 11:3-5
—Wajja kubaawo obutuukirivu emirembe gyonna (ip-1-E 160-161 ¶9-11) Is 11:6-8
—Wajja kubaawo emirembe wakati w’abantu n’ensolo (w12 9/15 9-10 ¶8-9) Is 11:9
—Abantu bonna bajja kuyiga amakubo ga Yakuwa (w16.06 8 ¶9; w13 6/1 7)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Is 11:1, 10
—Mu ngeri ki Yesu Kristo gy’ali ‘ekikolo kya Yese’ ate nga mu kiseera kye kimu nsibuka ‘eyava mu mirandira gya Yese’? (w07 3/1 7 ¶6) Is 13:17
—Lwaki Abameedi baali batwala ffeeza ng’ekintu ekitaliimu era nga tebasanyukira zzaabu? (w07 3/1 8 ¶10) Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?
Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Is 13:17–14:8
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Oluyimba 24
“Yakuwa by’Atuyigiriza Bituyamba Okwewala Obusosoze”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Johny ne Gideon Abaali Bataagalana Kati ba Luganda.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 5 ¶7-15
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 151 n’Okusaba
Mujjukizibwa: Muwulirize oluyimba olwo omulundi gumu oluvannyuma muluyimbire wamu.