Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ddesemba 26–Jjanwali 1

ISAAYA 17-23

Ddesemba 26–Jjanwali 1
  • Oluyimba 123 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Omuntu bw’Akozesa Obubi Obuyinza Kimuviiramu Okubufiirwa”: (Ddak. 10)

    • Is 22:15, 16—Sebuna yakozesa bubi obuyinza bwe yalina (ip-1-E 238 ¶16-17)

    • Is 22:17-22—Yakuwa yamuggyako obuyinza n’abuwa Eriyakimu (ip-1-E 238-239 ¶17-18)

    • Is 22:23-25—Tulina bye tuyigira ku ebyo ebyatuuka ku Sebuna (w07 4/1 5 ¶1; ip-1-E 240-241 ¶19-20)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Is 21:1—Kitundu ki ekyali kiyitibwa ‘eddungu ery’ennyanja,’ era lwaki kyali kiyitibwa bwe kityo? (w07 3/1 9 ¶2)

    • Is 23:17, 18—Amagoba ga Ttuulo n’empeera yaakyo byafuuka bitya ‘ebitukuvu eri Yakuwa’? (ip-1-E 253-254 ¶22-24)

    • Okusoma Bayibuli okwa Wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Is 17:1-14

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) bh—Ng’oyanjula akatabo ako, beera ng’amaze okulaga omuntu vidiyo Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli?

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) bh—Tandika okuyigiriza omuntu Bayibuli ku mulyango gwe, era olekewo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Oyigiriza Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv 151 ¶10-11—Laga engeri gye tuyinza okutuuka ku mutima gw’omuyizi.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 44

  • Onoosigala ng’Oli “Bulindaala”?: (Ddak. 8) Kwogera kwa kuweebwa mukadde. Kwesigamiziddwa ku Omunaala gw’Omukuumi ogwa Maaki 15, 2015, olupapula 12-16. Kubiriza bonna okusigala nga bali bulindaala ng’omukuumi ayogerwako mu kitabo kya Isaaya era n’abawala abataano aboogerwako mu lugero lwa Yesu.Is 21:8; Mat 25:1-13.

  • Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 7) Mulabe vidiyo ya Ddesemba erina omutwe, Ebikolebwa Ekibiina.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 5 ¶16-23

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 17 n’Okusaba.