Ddesemba 10-16
EBIKOLWA 12-14
Oluyimba 60 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Balunabba ne Pawulo Bafuula Abantu Abayigirizwa mu Bitundu eby’Ewala”: (Ddak. 10)
Bik 13:2, 3—Yakuwa yalonda Balunabba ne Sawulo n’abawa obuvunaanyizibwa obw’enjawulo (bt-E lup. 86 ¶4)
Bik 13:12, 48; 14:1—Okufuba kwabwe kwavaamu ebirungi (bt-E lup. 95 ¶5)
Bik 14:21, 22—Balunabba ne Pawulo baayamba abayigirizwa abapya okunywera (w14 9/15 lup. 13 ¶4-5)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Bik 12:21-23—Ebyatuuka ku Kerode bituyigiriza ki? (w08 5/15 lup. 32 ¶9)
Bik 13:9—Lwaki Sawulo “era ayitibwa Pawulo”? (“Sawulo, era ayitibwa Pawulo” ne “Pawulol” nwtsty awannyonnyolerwa ebiri mu Bik 13:9)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Bik 12:1-17
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.
Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okwogera: (Ddak. 6 oba obutawera) bt-E lup. 78-79 ¶8-9—Omutwe: Sabiranga Bakkiriza Banno.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okuyamba Abo Abalina ‘Endowooza Ennuŋŋamu’ Okufuuka Abayigirizwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Yakuwa Katonda Ajja Kukuyamba.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 45
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 55 n’Okusaba