Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ddesemba 3-9

EBIKOLWA 9-11

Ddesemba 3-9
  • Oluyimba 115 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Eyali Ayigganya Ennyo Abakristaayo Afuuka Omubuulizi Omunyiikivu”: (Ddak. 10)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Bik 9:4—Lwaki Yesu yabuuza Sawulo nti: “Lwaki onjigganya?” (bt-E lup. 60-61 ¶5-6)

    • Bik 10:6—Eky’okuba nti omutume Peetero yakyala ew’omuwazi w’amaliba kiraga ki? (“Simooni omuwazi w’amaliba” nwtsty awannyonnyolerwa ebiri mu Bik 10:6)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Bik 9:10-22

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) jl essomo 6

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 58

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 8)

  • Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 7) Mulabe vidiyo ya Ddesemba erina omutwe, Ebikolebwa Ekibiina.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 44

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 59 n’Okusaba