Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EBIKOLWA 19-20

“Mwekuume Era Mukuume n’Ekisibo Kyonna”

“Mwekuume Era Mukuume n’Ekisibo Kyonna”

20:28, 31, 35

Abakadde baliisa, bakuuma, era balabirira ekisibo, nga bakijjukira nti buli ndiga yagulibwa n’omusaayi gwa Kristo ogw’omuwendo. Abakristaayo basiima nnyo era baagala nnyo ab’oluganda abalinga Pawulo abeefiiriza ku lw’ekisibo.