Bye Tuyinza Okwogerako
●○○ OMULUNDI OGUSOOKA
Ekibuuzo: Obulamu bulina kigendererwa ki?
Ekyawandiikibwa: Lub 1:27, 28
Eky’okulekawo: Lwaki tuyinza okuba abakakafu nti Katonda ajja kutuukiriza ekigendererwa kye?
○●○ OKUDDIŊŊANA OKUSOOKA
Ekibuuzo: Lwaki tuyinza okuba abakakafu nti Katonda ajja kutuukiriza ekigendererwa kye?
Ekyawandiikibwa: Yos 21:45
Eky’okulekawo: Biki Katonda by’asuubizza okukola mu biseera eby’omu maaso?
○○● OKUDDIŊŊANA OKW’OKUBIRI
Ekibuuzo: Biki Katonda by’asuubizza okukola mu biseera eby’omu maaso?
Ekyawandiikibwa: Kub 21:4
Eky’okulekawo: Biki bye tusaanidde okukola okusobola okuganyulwa mu bisuubizo bya Katonda?