Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Bye Tuyinza Okwogerako

Bye Tuyinza Okwogerako

●○○ OMULUNDI OGUSOOKA

Ekibuuzo: Wa we tuyinza okuggya amagezi agasobola okutuyamba okuba abasanyufu?

Ekyawandiikibwa: Zb 1:1, 2

Eky’okulekawo: Okwagala ennyo ssente n’ebintu kiyinza kitya okutulemesa okuba abasanyufu?

○●○ OKUDDIŊŊANA OKUSOOKA

Ekibuuzo: Okwagala ennyo ssente n’ebintu kiyinza kitya okutulemesa okuba abasanyufu?

Ekyawandiikibwa: 1Ti 6:9, 10

Eky’okulekawo: Tuganyulwa tutya bwe tutamalira birowoozo byaffe ku bizibu bye tulina?

○○● OKUDDIŊŊANA OKW’OKUBIRI

Ekibuuzo: Tuganyulwa tutya bwe tutamalira birowoozo byaffe ku bizibu bye tulina?

Ekyawandiikibwa: Nge 17:22

Eky’okulekawo: Amaka gayinza gatya okubaamu essanyu wadde nga galimu ebizibu?