Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ddesemba 16-22

OKUBIKKULIRWA 13-16

Ddesemba 16-22
  • Oluyimba 55 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Totya Nsolo ez’Entiisa”: (Ddak. 10)

    • Kub 13:1, 2​—Ogusota guwa ensolo erina amayembe kkumi n’emitwe omusanvu obuyinza (w12 6/15 lup. 8 ¶6)

    • Kub 13:11, 15​—Ensolo erina amayembe abiri ewa obulamu ekifaananyi ky’ensolo eyasooka (re-E lup. 194 ¶26; lup. 195 ¶30-31)

    • Kub 13:16, 17​—Tokkiriza kuteekebwako kabonero k’ensolo (w09 2/15 lup. 4 ¶3)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Kub 16:13, 14​—Amawanga galikuŋŋaanyizibwa gatya ku ‘lutalo olujja okubaawo ku lunaku olukulu olwa Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna’? (w09 2/15 lup. 4 ¶6)

    • Kub 16:21​—Bubaka ki bwe tujja okulangirira ng’ensi ya Sitaani enaatera okuzikirizibwa? (w15 7/15 lup. 16 ¶9)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Kub 16: 1-16 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO