Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OKUBIKKULIRWA 13-16

Totya Nsolo ez’Entiisa

Totya Nsolo ez’Entiisa

13:1, 2, 11, 15-17

Bwe tutegeera ensolo ezoogerwako mu Okubikkulirwa essuula 13 kye zikiikirira, kituyamba obutazitya oba okwewala okuziwagira ng’abantu abasinga obungi bwe bakola.

Buli nsolo gikwataganye ne ky’ekiikirira

ENSOLO

Ogusota.​—Kub 13:1, obugambo obuli wansi

Ensolo erina emitwe omusanvu n’amayembe ekkumi.​—Kub 13:1, 2

Ensolo erina amayembe abiri ng’ag’omwana gw’endiga.​—Kub 13:11

Ekifaananyi ky’ensolo.​—Kub 13:15

 

 

 

 

OBUFUZI

  • Obufuzi kirimaanyi obwa Bungereza ne Amerika

  • Ekinywi ky’Amawanga n’Ekibiina ky’Amawanga Amagatte ekyadda mu kifo kyakyo

  • Sitaani Omulyolyomi

  • Gavumenti z’abantu zonna