Ddesemba 2-8
OKUBIKKULIRWA 7-9
Oluyimba 63 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yakuwa Awa Emikisa Ekibiina Ekinene Ekitamanyiddwa Muwendo”: (Ddak. 10)
Kub 7:9—“Ekibiina ekinene” kiyimiridde mu maaso g’entebe ya Yakuwa ey’obwakabaka (it-1-E lup. 997 ¶1)
Kub 7:14—Ekibiina ekinene kijja kuyita mu “kibonyoobonyo ekinene” (it-2-E lup. 1127 ¶4)
Kub 7:15-17—Ekibiina ekinene kijja kufuna emikisa wano ku nsi mu biseera eby’omu maaso (it-1-E lup. 996-997)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Kub 7: 1-12 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Nyiikirira Okusoma n’Okuyigiriza: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okwoleka Omukwano n’Ekisa, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku ssomo 12 erya brocuwa Okuyigiriza.
Okwogera: (Ddak. 5 oba obutawera) w16.01 lup. 25-26 ¶12-16—Omutwe: Lwaki okuba nti omuwendo gw’abo abalya ku mugaati era abanywa ku nvinnyo ku mukolo gw’Ekijjukizo gweyongedde tekyanditweraliikirizza? (th essomo 6)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 8)
Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 7) Mulabe vidiyo, Ebikolebwa Ekibiina eya Ddesemba.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 93
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 27 n’Okusaba