Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OKUBIKKULIRWA 17-19

Olutalo lwa Katonda Olujja Okumalawo Entalo Zonna

Olutalo lwa Katonda Olujja Okumalawo Entalo Zonna

19:11, 14-16, 19-21

Lwaki Yakuwa, ‘Katonda ow’okwagala era ow’emirembe,’ yalonda Omwana we, “Omukulu ow’Emirembe,” okulwana olutalo?​2Ko 13:11; Is 9:6.

  • Yakuwa ne Yesu baagala obutuukirivu era bakyawa ebintu ebibi

  • Ababi bwe banaggibwawo wajja kubaawo emirembe n’obwenkanya eby’olubeerera

  • Embalaasi enjeru, n’engoye eza kitaani ennungi, enjeru, era ennyonjo, biraga nti eggye lya Katonda ery’omu ggulu ‘lirwana olutalo mu butuukirivu.’

Kiki kye tulina okukola okusobola okuwonawo ku lutalo olwo olukulu ennyo?​Zef 2:3