Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OKUBIKKULIRWA 20-22

“Laba! Ebintu Byonna Mbizza Buggya”

“Laba! Ebintu Byonna Mbizza Buggya”

21:1-5

Yakuwa asuubiza okuzza ebintu byonna obuggya.

  • “Eggulu eriggya”: Gavumenti empya ejja okufuula ensi yonna olusuku lwa Katonda

  • “Ensi empya”: Abantu abawagira obufuzi bwa Katonda era abagoberera emitindo gye egy’obutuukirivu

  • ‘Ebintu byonna bijja kuzzibwa buggya’: Mu kifo ky’okujjukira obulumi bwe tufuna olw’ebizibu, tujja kuba tujjukiranga ebintu ebijja okutuleetera essanyu