Ddesemba 9-15
OKUBIKKULIRWA 10-12
Oluyimba 26 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“‘Abajulirwa Ababiri’ Battibwa era Oluvannyuma Baddamu Okuba Abalamu”: (Ddak. 10)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Kub 10:9, 10—Mu ngeri ki obubaka obwaweebwa Yokaana gye bwali ‘bukaawa’ ate era nga ‘buwoomerera’? (it-2-E lup. 880-881)
Kub 12:1-5—Ebiri mu nnyiriri zino byatuukirizibwa bitya? (it-2-E lup. 187 ¶7-9)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Kub 10: 1-11 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 6)
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako, okubuulira embagirawo. (th essomo 3)
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 9)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Ensi ‘Yamira Omugga’”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Ab’Oluganda mu Korea Basumuluddwa Okuva mu Kkomera.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 94
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 47 n’Okusaba