Bye Tuyinza Okwogerako
●○ OMULUNDI OGUSOOKA
Ekibuuzo: Wa we tuyinza okuggya amagezi agasobola okutuyamba okuba abasanyufu?
Ekyawandiikibwa: Zb 1:1, 2
Eky’okulekawo: Okwagala ennyo ssente n’ebintu kiyinza kitya okutulemesa okuba abasanyufu?
○● OKUDDIŊŊANA
Ekibuuzo: Okwagala ennyo ssente n’ebintu kiyinza kitya okutulemesa okuba abasanyufu?
Ekyawandiikibwa: 1Ti 6:9, 10
Eky’okulekawo: Tuganyulwa tutya bwe tutamalira birowoozo byaffe ku bizibu bye tulina?