Ddesemba 7-13
EBY’ABALEEVI 10-11
Oluyimba 32 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Tulina Okwagala Yakuwa Okusinga Bwe Twagala ab’Omu Maka Gaffe”: (Ddak. 10)
Lev 10:1, 2—Yakuwa yatta Nadabu ne Abiku olw’okuwaayo omuliro ogutakkirizibwa (it-1-E lup. 1174)
Lev 10:4, 5—Emirambo gyabwe gyaggibwa mu lusiisira
Lev 10:6, 7—Yakuwa yalagira Alooni ne batabani be abalala obutakungubaga (w11 7/15 lup. 31 ¶16)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
Lev 10:8-11—Biki bye tuyiga mu nnyiriri zino? (w14 11/15 lup. 17 ¶18)
Lev 11:8—Abakristaayo tebalina kulya bisolo ebyagaanibwa mu Mateeka ga Musa? (it-1-E lup. 111 ¶5)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Lev 10:1-15 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo bino: Tony azzeemu atya omuntu abadde tayagala kumuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa? Oyinza otya okunnyonnyola omuntu Zabbuli 1:1, 2?
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 4 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akapapula akayita abantu mu nkuŋŋaana, era oluvannyuma obe ng’amulaga vidiyo, Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall? (th essomo 20)
Okwogera: (Ddak. 5 oba obutawera) w11 2/15 lup. 12—Omutwe: Musa Bwe Yasunguwalira Eriyazaali ne Isamaali Kiki Ekyakkakkanya Obusungu Bwe? (th essomo 12)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Bwe Tuwagira Enteekateeka ya Yakuwa ey’Okukangavvula Tuba Twoleka Okwagala”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Sigala ng’Oli Mwesigwa Eri Yakuwa n’Omutima Gwo Gwonna.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30 oba obutawera) rr sul. 1 ¶15-19, akas. 1B
Okufundikira (Ddak. 3 oba obutawera)
Oluyimba 15 n’Okusaba