Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Febwali 13-19

ISAAYA 52-57

Febwali 13-19
  • Oluyimba 148 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Kristo Yabonaabona ku Lwaffe”: (Ddak. 10)

    • Is 53:3-5—Yanyoomebwa, era yabonyaabonyezebwa olw’ebibi byaffe (w09 1/15 26 ¶3-5)

    • Is 53:7, 8—Yawaayo obulamu bwe ku lwaffe (w09 1/15 27 ¶10)

    • Is 53:11, 12—Tusobola okuba n’enkolagana ennungi ne Katonda olw’okuba Kristo yasigala nga mwesigwa okutuusa okufa (w09 1/15 28 ¶13)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Is 54:1—“Omukazi omugumba” ayogerwako mu bunnabbi buno y’ani, era “abaana” be be baani”? (w06-E 3/15 11 ¶2)

    • Is 57:15—Yakuwa ‘abeera’ atya n’abo “abanyigirizibwa” era “abeetoowaze”? (w05 11/1 17 ¶3)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Is 57:1-11

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) fg—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) fg—essomo 3 kat. 1

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bh 14-15 ¶16-17—Bwe kiba kisoboka, taata ayigirize omwana we omuwala oba omulenzi akyali omuto.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO