Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Febwali 19-25

MATAYO 16-17

Febwali 19-25
  • Oluyimba 45 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Olina Ndowooza y’Ani?”: (Ddak. 10)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Mat 16:18​—Olwazi Yesu kwe yazimba ekibiina Ekikristaayo y’ani? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Mat 16:19​—“Ebisumuluzo by’Obwakabaka obw’omu ggulu” Yesu bye yawa Peetero bitegeeza ki? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mat 16:1-20

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Tandika n’ebyo ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe.

  • Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.

  • Okulaga Vidiyo ku Kuddiŋŋana okw’Okubiri: (Ddak. 5) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO