Febwali 5-11
MATAYO 12-13
Oluyimba 27 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Olugero lw’Eŋŋaano n’Omuddo”: (Ddak. 10)
Mat 13:24-26—Omusajja yasiga ensigo ennungi mu nnimiro ye, omulabe we n’agisigamu omuddo (w13 7/15 lup. 9-10 ¶2-3)
Mat 13:27-29—Eŋŋaano n’omuddo byakulira wamu okutuuka ku makungula (w13 7/15 lup. 10 ¶4)
Mat 13:30—Mu kiseera ky’amakungula, abakunguzi baasooka kukuŋŋaanya muddo, oluvannyuma ne bakuŋŋaanya eŋŋaano (w13 7/15 lup. 12 ¶10-12)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Mat 12:20—Tuyinza tutya okwoleka ekisa nga Yesu? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)
Mat 13:25—Ddala mu biseera eby’edda omuntu yali asobola okusiga omuddo mu nnimiro ya munne? (w16.10 lup. 32)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mat 12:1-21
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Okulaga Vidiyo ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Okuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Kozesa ebyo ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako.
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs lup. 22-23 ¶10-12.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)
“Engero Ezikwata ku Bwakabaka n’Engeri Gye Zitukwatako”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mukubaganye ebirowoozo ku ngeri engero ezo gye zandikutte ku mulimu gwaffe ogw’okubuulira.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 7
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 10 n’Okusaba