OBULAMU BW'EKIKRISTAAYO N'OBUWEEREZA–AKATABO K'ENKUŊŊAANA Febwali 2019
Bye Tuyinza Okwogerako
Bye tuyinza okwogerako ebikwata ku ngeri Bayibuli gy’eri ey’omugaso leero.
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Weeyongere Okutendeka Omuntu Wo ow’Omunda
Omuntu waffe ow’omunda ajja kukola bulungi singa tumutendeka nga tukozesa emisingi gya Bayibuli.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Otegeera Engeri za Katonda Ezitalabika?
Ebitonde ebitwetoolodde biraga nti Katonda alina amaanyi, alina okwagala, alina amagezi mangi, mwenkanya, era mugabi.
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Katonda Atulaga Okwagala Kwe”
Tuyinza tutya okulaga nti tusiima ekirabo ky’ekinunulo?
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
‘Olindirira nga Weesunga’?
Oyinza kulaga otya nti weeteekeddeteekedde “okubikkulwa kw’abaana ba Katonda”?
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Weeyongere Okulindirira n’Obugumiikiriza
Kiki ekinaatuyamba okulindirira n’obugumiikiriza nga tulina ebizibu?
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
Ekyokulabirako Ekikwata ku Muzeyituuni
Ebitundu eby’enjawulo ebiri ku muzeyituuni ogw’akabonero bikiikirira ki?
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—Okulekera Awo Okuyigiriza Abayizi Abatakulaakulana
Kiki kye tusaanidde okukola singa omuyizi wa Bayibuli takola nkyukakyuka oluvannyuma lw’ekiseera?