Febwali 11-17
ABARUUMI 4-6
Oluyimba 20 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Katonda Atulaga Okwagala Kwe”: (Ddak. 10)
Bar 5:8, 12—Yakuwa yatwagala “bwe twali tukyali boonoonyi” (w11 6/15 lup. 12 ¶5)
Bar 5:13, 14—Ekibi n’okufa byafuga nga kabaka (w11 6/15 lup. 12 ¶6)
Bar 5:18, 21—Yakuwa yatuma Omwana we tusobole okufuna obulamu (w11 6/15 lup. 12-13 ¶9-10)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Bar 6:3-5—Kitegeeza ki okubatizibwa “okuyingira mu Kristo” n’okubatizibwa “okuyingira mu kufa kwe”? (w08 6/15 lup. 29 ¶7)
Bar 6:7—Lwaki abo abanaazuukizibwa tebajja kusalirwa musango okusinziira ku bibi bye baakola nga tebannafa? (w14 6/1 lup. 11 ¶1)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Bar 4:1-15 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 4) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo.
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 4)
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kukuwuliriza nga yeekwasa ensonga gye batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 6)
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3 oba obutawera) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 9)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 15)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 54
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 97 n’Okusaba