Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Febwali 18-24

ABARUUMI 7-8

Febwali 18-24
  • Oluyimba 27 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Olindirira nga Weesunga?”: (Ddak. 10)

    • Bar 8:19​—“Abaana ba Katonda” banaatera okubikkulwa (w12 7/15 lup. 11 ¶17)

    • Bar 8:20​—‘Ebitonde byalekebwa okufugibwa obutaliimu, naye ne biweebwa essuubi’ (w12 3/15 lup. 23 ¶11)

    • Bar 8:21​—Ebitonde bijja “kusumululwa okuva mu buddu bw’okuvunda” (w12 3/15 lup. 23 ¶12)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Bar 8:6​—Njawulo ki eriwo wakati ‘w’okulowooza eby’omubiri n’okulowooza eby’omwoyo’? (w17.06 lup. 3)

    • Bar 8:26, 27​—Yakuwa addamu atya okusaba kwaffe bwe tuba “tetulina bigambo bye tusobola kukozesa kwogera bituluma”? (w09 11/15 lup. 7 ¶20)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Bar 7:13-25 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO