Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | EZERA 1-5

Yakuwa Atuukiriza Ebisuubizo Bye

Yakuwa Atuukiriza Ebisuubizo Bye

Yakuwa yasuubiza okuzzaawo okusinza okw’amazima mu yeekaalu e Yerusaalemi. Naye Abayisirayiri bwe baava mu buwaŋŋanguse e Babulooni, baayolekagana n’okusoomoozebwa okutali kumu, nga mw’otwalidde n’ekiragiro kya Kabaka eky’okuyimiriza omulimu gw’okuzimba. Bangi baalowooza nti omulimu ogwo tegwandiwedde.

  1. c. 537 E.E.T.

    Kuulo yawa ekiragiro eky’okuddamu okuzimba yeekaalu

  2. 3:3

    Omwezi ogw’omusanvu

    Ekyoto kyazimbibwa; ssaddaaka zaaweebwayo

  3. 3:10, 11

    536 E.E.T.

    Omusingi gwazimbibwa

  4. 4:23, 24

    522 E.E.T.

    Kabaka Alutagizerugiizi yayimiriza omulimu gw’okuzimba

  5. 5:1, 2

    520 E.E.T.

    Zekkaliya ne Kaggayi baakubiriza abantu okuddamu okuzimba

  6. 6:15

    515 E.E.T.

    Yeekaalu yamalirizibwa