Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Jjanwali 25-31

EZERA 6-10

Jjanwali 25-31
  • Oluyimba 10 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Yakuwa Ayagala Tumuweereze nga Tetuwalirizibwa”: (Ddak. 10)

    • Ezr 7:10—Ezera yateekateeka omutima gwe

    • Ezr 7:12-28—Ezera yakola enteekateeka okuddayo e Yerusaalemi

    • Ezr 8:21-23—Ezera yali mukakafu nti Yakuwa ajja kukuuma abaweereza be

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Ezr 9:1, 2—Lwaki kyali kya kabi Abayisirayiri okufumbiriganwa n’abantu ab’amawanga amalala? (w06 1/1 26 ¶1)

    • Ezr 10:3—Lwaki Abayisirayiri baagoba abakazi abagwira awamu n’abaana baabwe? (w06 1/1 26 ¶2)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: Ezr 7:18-28 (Ddak. 4 oba obutawera)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Laga ekyokulabirako ng’omubuulizi agaba brocuwa Amawulire Amalungi. Akozesa essomo 8, ekibuuzo 1, akatundu 1.  Alekawo kye banaayogerako ng’azzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Laga ekyokulabirako ng’omubuulizi ezzeeyo eri omuntu gwe yalekera brocuwa Amawulire Amalungi. Akozesa essomo 8, ekibuuzo 1, akatundu 2. Alekawo kye banaayogerako ng’azzeeyo.

  • Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: (Ddak. 6 oba obutawera) Laga eky’okulabirako ng’omubuulizi ayigiriza omuntu Bayibuli. Akozesa brocuwa Amawulire Amalungi, essomo 8, ekibuuzo 2.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO