Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Jjanwali 4-10

2 EBYOMUMIREMBE 29-32

Jjanwali 4-10
  • Oluyimba 114 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Okusinza okw’Amazima Kwetaagisa Okufuba”: (Ddak. 10)

    • 2By 29:10-17—Keezeekiya amalirira okuzzaawo okusinza okw’amazima

    • 2By 30:5, 6, 10-12—Keezeekiya ayita abantu bonna okukuŋŋaana basinze Yakuwa

    • 2By 32:25, 26—Keezeekiya afuna amalala, naye oluvannyuma ne yeetoowaza (w05 11/1 16 ¶20)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • 2By 29:11—Keezeekiya yatuteerawo atya ekyokulabirako ekirungi bwe kituuka ku bye tukulembeza? (w13 11/15 17 ¶6-7)

    • 2By 32:7, 8—Kintu ki ekisinga obukulu kye tulina okukola okusobola okwetegekera ebizibu bye tuyinza okufuna mu biseera eby’omu maaso? (w13 11/15 20 ¶17)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: 2By 31:1-10 (Ddak. 4 oba obutawera)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Tegeka Ennyanjula z’Omwezi Guno: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Musseeko vidiyo esooka eraga ng’omubuulizi agaba Omunaala gw’Omukuumi, era mugikubaganyeeko ebirowoozo. Ggumiza obukulu bw’okulekawo kye tunaayogerako nga tuzzeeyo, ng’omubuulizi oyo bw’akoze. Kola kye kimu ne ku nnyanjula ey’okubiri ey’okugaba Omunaala gw’Omukuumi n’oluvannyuma Amawulire Amalungi. Yogera ku kitundu ekirina omutwe, “Engeri y’Okuyigirizaamu Abantu nga Tukozesa Brocuwa Amawulire Amalungi.Kubiriza ababuulizi okutegeka ennyanjula zaabwe.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 127

  • Tulina Enkizo ey’Okuzimba n’Okulabirira Ebifo Mwe Tusinziza”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Saba abo abaayambako mu kuzimba Ekizimbe ky’Obwakabaka boogere ku ssanyu lye baafuna. Mu bufunze, buuza ow’oluganda akwanaganya omulimu gw’okuyonja n’okulabirira Ekizimbe ky’Obwakabaka ayogere ku nteekateeka y’ekibiina kyammwe.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: ia sul. 6 ¶1-14 (Ddak. 30)

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 142 n’Okusaba

    Mujjukizibwa okussaako oluyimba olupya ab’oluganda baluwulirize omulundi gumu, oluvannyuma muyimbire wamu.