Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Jjanwali 23-29

ISAAYA 38-42

Jjanwali 23-29
  • Oluyimba 78 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Abo Abakooye, Yakuwa Abawa Amaanyi”: (Ddak. 10)

    • Is 40:25, 26—Yakuwa ye nsibuko y’amaanyi (ip-1-E 409-410 ¶23-25)

    • Is 40:27, 28—Yakuwa amanyi ebizibu bye tuyitamu, era ne bwe tuba nga tuyisiddwa mu ngeri etali ya bwenkanya (ip-1-E 413 ¶27)

    • Is 40:29-31—Yakuwa awa amaanyi abo abamwesiga (ip-1-E 413-415 ¶29-31)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Is 38:17—Yakuwa asuula atya ebibi byaffe emabega we? (w03 7/1 27 ¶17)

    • Is 42:3—Obunnabbi buno bwatuukirizibwa butya ku Yesu? (w15 2/15 8 ¶13)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Is 40:6-17

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) dg—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) dg—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv 38-39 ¶6-7—Laga engeri y’okutuuka ku mutima gw’omuyizi.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 68

  • Teweerabira Kusabira Bakristaayo Bannaffe Abayigganyizibwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya Birowoozo. Musooke mulabe vidiyo erina omutwe, Abajulirwa ba Yakuwa Baddamu Okuwozesebwa mu Taganrog—Obutali Bwenkanya Bulikoma Ddi?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 6 ¶16-23

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 52 n’Okusaba