Abo Abakooye, Yakuwa Abawa Amaanyi
-
Empungu esobola okuba waggulu mu bbanga okumala essaawa eziwerera ddala. Kino ekikola etya? Efuna awali empewo ebuguma n’eyanjuluza ebiwaawaatiro byayo ne yeetooloolera mu kifo ekyo nga bw’etumbiira mu bbanga. Bw’etuuka waggulu eyo, efuna awalala awali empeewo ebuguma ne yeeyongerayo waggulu
-
Okufaananako empungu etakozesa maanyi mangi ng’etumbiira mu bbanga, naffe amaanyi Yakuwa g’atuwa gatusobozesa okweyongera okumuweereza