Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | MATAYO 1-3

“Obwakabaka obw’Omu Ggulu Busembedde”

“Obwakabaka obw’Omu Ggulu Busembedde”

3:4

  • Engeri Yokaana Omubatiza gye yayambalangamu ne gye yalabikangamu byali biraga nti teyalina bintu bingi era nti yali yeemalidde ku kuweereza Katonda

  • Enkizo Yokaana gye yalina ey’okuteekerateekera Yesu ekkubo, yali esinga ekintu ekirala kyonna kye yali yeefiirizza

Bwe tuteetuumako bintu bingi kitusobozesa okukola ekisingawo mu buweereza bwaffe n’okuba abamativu. Tusobola okwewala okwetuumako ebintu nga . . .

  • tumanya ebintu byennyini bye twetaaga

  • twewala okugula ebintu bye tuteetaaga

  • tuba n’embalirira

  • tweggyako ebintu bye tutakozesa

  • twewala amabanja

  • twewala okukola emirimu emingi

Yokaana yalyanga nzige n’omubisi gw’enjuki

Bwe nneewala okunoonya ebintu ebingi kijja kunsobozesa okutuuka ku kiruubirirwa kyange kino