Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | MATAYO 6-7

Musooke Munoonyenga Obwakabaka

Musooke Munoonyenga Obwakabaka

Mu ssaala Yesu gye yawa ng’ekyokulabirako, yalaga nti ebintu ebikwata ku kigendererwa kya Yakuwa ne ku Bwakabaka bye tusaanidde okukulembeza.

6:9-13

  • Erinnya lya Katonda

    Obwakabaka bwa Katonda

    Katonda by’ayagala

  • Emmere yaffe eya buli lunaku

    Okusonyiyibwa ebibi byaffe

    Obutatuleka kukemebwa

Ebimu ku bintu ebikwata ku Bwakabaka bye nnyinza okuteeka mu ssaala zange:

  • Omulimu gw’okubuulira gweyongere mu maaso

  • Omwoyo omutukuvu guyambe abo abayigganyizibwa

  • Katonda awe omukisa omulimu gw’okuzimba ebizimbe by’obwakabaka oba kaweefube ow’okubuulira

  • Katonda awe abo abalina obuvunaanyizibwa mu kibiina amagezi n’amaanyi okubutuukiriza obulungi

  • Ebirala