Jjanwali 8-14
MATAYO 4-5
Oluyimba 82 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Bye Tuyiga mu Kuyigiriza kwa Yesu okw’Oku Lusozi”: (Ddak. 10)
Mat 5:3—Bwe tumanya obwetaavu bwaffe obw’eby’omwoyo, tuba basanyufu (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)
Mat 5:7—Okuba abasaasizi kivaamu essanyu (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)
Mat 5:9—Bwe tuba abantu abaleetawo emirembe, tuba basanyufu (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa; w07 12/1 lup. 12)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Mat 4:9—Sitaani bwe yali akema Yesu, kiki kye yagezaako okumugamba okukola? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)
Mat 4:23—Mirimu ki emikulu egy’emirundi ebiri Yesu gye yakola? (nwtsty awannyonnyolerwa ebyawandiikibwa)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mat 5:31-48
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Laba ku lup. 1.
Okulaga Vidiyo ku Kuddiŋŋana Okusooka: (Ddak. 5) Mulage vidiyo era mugikubaganyeeko ebirowoozo
Okwogera: (Ddak. 6 oba obutawera) w16.03 lup. 31-32—Omutwe: Sitaani Yatwalira Ddala Yesu ku Yeekaalu bwe Yali ng’Amukema?
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Balina Essanyu Abo Abayigganyizibwa olw’Obutuukirivu: (Ddak. 9) Mulabe vidiyo erina omutwe, Baasibibwa olw’Okukkiriza Kwabwe, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku by’okuyiga ebirimu (Genda ku vidiyo, EBY’OKULABIRAKO N’OKUBUUZA EBIBUUZO).
“Sooka Otabagane ne Muganda Wo—Mu Ngeri Ki?”: (Ddak. 6) Kukubaganya birowoozo. Mukubaganye ebirowoozo ku nsonga lwaki eky’okuddamu ekisembayo ku buli lukalala kye kituufu.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jy sul. 3
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)
Oluyimba 141 n’Okusaba